Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 637 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

loole ya kkampuni ya kiri sooda egudde

December 20, 2018 · Mubiru Ali

Mmotoka ya kampuni ya KIRI SODA, nnamba UBD 409F egudde okumpi n’ekibuga Kaliisizo ku luguudo oluva e Masaka okudda e Kyotera.
Kigambibwa nti ebadde ku misinde gya yiriyiri ddereeva n’akuba ekinnya n’emuva mu ngalo n’agikuba ekigwo. Poliisi esiitaanye okugoba abantu abadduukirize ababadde batandise okubba sooda nga bagamba nti Ssekukkulu eyaabwe ebadde ewedde, ng’eno abamu bwe bagamba nyi ‘Ddungu ayizze’.