Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 618 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

unbs eboye ebyamaguzi ku yamaha center mu kampala

December 21, 2018 · Mubiru Ali

Olunaku lw’eggulo ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo mu ggwanga ekya Uganda national Bureau of Standards kyakoze ekikwekweto mu katale k’ebintu ebyeyambisibwa mu masanyalaze ku kizimbe kya Yamaha Center era nga amaduuka agawerera ddala 200 gegafuuziddwa era nga okukakana ebintu ebiwereza ddala ttani 8 ebitali ku mutindo biboyeddwa. Bino bibalirirwamu obukadde 100.
Mu byasinze okukwatibwa mwabaddemu; extension, cables, bulbs, ebbinika, energy saver bulbs n’ebirala bingi.