Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 42 listening Simba FM Live

basatu bafiiridde mu kabenje

December 20, 2018 · Mubiru Ali

Abantu basatu bafiiriddewo mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Fort Portal okudda e Kampala taxi nnamba UBD 143J bweyayingiridde Fuso eyabadde ku mabbali nnamba UBB 124K mu ttawuni y’e Matitiri e Kyenjojo. Kigambibwa nti ddereeva wa Taxi yabadde adduka mizibu nemulemerera.
Abafudde kuliko Byamukama Kajura ddereeva wa takisi, Sam Kabiito wamu n’omusaabaze omulala.