Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 42 listening Simba FM Live

katuntu mu mwongereyo ekiseera amalirize – sipiika

December 21, 2018 · Mubiru Ali

Sipiika wa Palamenti Rebecca Alitwala Kadaga awandiikidde akulira oludda oluvuganya Gavumenti mu Palamenti Betty Aol Ocan nga amusaba ayongezeeyo ekisanja kya Abdu Katuntu nga Ssentebe wa kakiiko akokola ku Bitongole bya Gavumenti aka COSASE.
Kadaga agamba nti kino kyakusobozesa akakiiko kano okumaliriza obulungi okunoonyereza kwekaliko mukugala Bbanka omusnavu ez’obwannannyini ezigambibwa okugalibwa mubukyamu.
Kinnajukirwa nti Abdu Katuntu wakusikirwa Omubaka Mubarak Munyagwa akiikirira Kawempe eyamaserengeta.