Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 355 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Anita azize offiisi ya Oulanyah

March 31, 2022 · Mubiru Ali

Agava mu Palamenti galaga nga Sipiika omuggya Anita Among Annet bwasazeewo okusigala mu offiisi ye gyabaddemu ng’omumyuuka wa Sipiika kuba agamba nti emuwa emirembe okusinga okugenda ku mwaliro ogwomukaaga nti era ajja kujjukira bingi byayiseemu n’omugenzi Jacob Oulanyah.