Andrew Mwenda ayagalizza Bobi Wine amazaalibwa amalungi

Andrew M. Mwenda avuddeyo nayagaliza Bobi Wine amazaalibwa; “Muzzukulu wange Bobi Wine, nkwagaliza amazaalibwa ag’emyaka 39 amalungi. Wadde nga wanyaga ku ky’Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP n’ekyokukwatira ekibiina bendera ku bwa Pulezidenti ekyatuleetera Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okutuwangula, naye ssaanyiiga. Njagala empewo zabajjaja baffe zikutambulireko zikuwe n’emikisa.”

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply