Akanyoolagano mu Kampala

Police esiibye mu kanyoolagana n’abawagizi ba FDC mu kibuga Kampala okuva enkya ya leero kumpi kutuusa kawunggezi .

Omukka ogubalagala wamu n’amasasi binyoose mu bitundu bya Kampala ebyenjawulo era emirimu gisannyaladde Β olunaku lulamba .

okwekalakaasa kuno kutegekeddwa aba FDC nga bawakanya okulayira kwa Pulezidenti Museveni okutegekeddwa okubaawo nga 12 / 05 / 2016 mu kisaawe e Kololo . Aba FDC bakalambira nti wasaana wateekebwewo ekitongole ekyetongodde Β kidddemu okusunsula n’okwekennenya akalulu engeri gyekaabalwamu .

Wabula obudde webukeeredde leero nga Police eyiiriddwa mu maka g’abamu ku bakulira ekibiina kya FDC omuli Dr . Kizza Besigye, Ibrahim Ssemuju, Ingrid Turinawe wamu ne Erias Lukwago nga mwotwalidde n’ekitebe kya FDC e Najjanankumbi .

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Nze ntuusewo πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯🀟 ssaawa Yandoongo Baaba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi #Kubabala Abantu Eyo πŸ˜‚πŸ˜‚πŸ˜‚ Live Ku 97.3 
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa

Nze ntuusewo πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯🀟 ssaawa Yandoongo Baaba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi #Kubabala Abantu Eyo πŸ˜‚πŸ˜‚πŸ˜‚ Live Ku 97.3
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa
...

0 0 instagram icon
Kitalo!
Eyaliko omusambi wa ttiimu y'Eggwanga Uganda Cranes era omutendesi wabakuumi ba ggoolo ku ttiimu y'Eggwanga Fred Kajoba Kisitu afudde. Ono afiiridde mu Ggwanga lya Tanzania.

Kitalo!
Eyaliko omusambi wa ttiimu y`Eggwanga Uganda Cranes era omutendesi wabakuumi ba ggoolo ku ttiimu y`Eggwanga Fred Kajoba Kisitu afudde. Ono afiiridde mu Ggwanga lya Tanzania.
...

24 4 instagram icon
Mukyala w'Omubaka wa Makindye East Derrick Nyeko Munnakibiina kya National Unity Platform, Ruth Twagira Kirabo, agamba nti Uganda Police Force n'maggye bisazeeko amaka gaabwe nebatandika okwaza ennyumba yaabwe nti banoonya mmundu.
Ono ategeezezza nti balina ekiragiro kya Kkooti.

Mukyala w`Omubaka wa Makindye East Derrick Nyeko Munnakibiina kya National Unity Platform, Ruth Twagira Kirabo, agamba nti Uganda Police Force n`maggye bisazeeko amaka gaabwe nebatandika okwaza ennyumba yaabwe nti banoonya mmundu.
Ono ategeezezza nti balina ekiragiro kya Kkooti.
...

3 0 instagram icon

55 1 instagram icon
Olunaku olwaleero mu Program Olutindo ne Peter Kibazo tulina Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform akiikirira Mukono Municipality Hon. Betty Nambooze Bakireke. Tomusubwa 7pm - 8pm

Olunaku olwaleero mu Program Olutindo ne Peter Kibazo tulina Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform akiikirira Mukono Municipality Hon. Betty Nambooze Bakireke. Tomusubwa 7pm - 8pm ...

3 0 instagram icon