Abesenza mu ntobazi ne mu bibira mubyamuke mangu – Hon. Kasaija

Minisita avunaanyizibwa kunsonga z’ebyenfuna eby’ensimbi nokuteekerateekera Eggwanga Matia Kasaija avuddeyo nategeeza Bannayuganda bonna ab’esenza mu ntobazi ne ku ttaka ly’ebibira nga balinako amaka n’okkolerako emirimu nti balye kamanye nga akoza nowebbwa kuba essaawa yonna bagenda kussengulwa mu bunnambiro. Wabula ategeezezza nga bbo bamusigansimbi bwebali ab’eddembe okwegiriisiza mu ntobazi mwebali kuba baawubisibwa nga libaweebwa mu ntandikwa nga neribikwatako tebabimanyi.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply