AB’EBIJJAMBIYA BATUJJU – GEN. DAVID MUHOOZI
Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga zomunda mu Ggwanga Gen. David Muhoozi avuddeyo nategeeza Bannamawulire nga abebijjambiya abatema abantu e Buddu bwebali abatujju nga ekigendererwa kyabwe tekinamanyika.
Bino abyogeredde mu lukiiko lwabebyokwerinda olutudde mu Disitulikiti ye Lwengo.
Leave a Reply
Want to join the discussion?Feel free to contribute!