Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Ab’e Kamwokya babawadde ebyenyanja ebyaboyebwa
January 10, 2022 · Mubiru Ali
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kulwanyisa envuba embi ekya Fisheries Protection Unit olunaku olwaleero kigabidde abatuuze b’e Kamwokya mu Kampala ebyenyanja ebiweza kiro 800 byekyabowa olwokuba nti byabubibwa nga bito oluvannyuma lwokufuna olukusa lwa Kkooti.