Abazungu mwemutusibyeeko Mw. Museveni – Bobi Wine

Omukulembeze w’ekibiina ki National Unity Platform – NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine yavuddeyo mu lukuŋŋana lwalimu olw’eddembe ly’obuntu mu Kibuga Geneva ekya Switzerland nalumiriza amawanga gaba kyeruppe nti bebakuumidde Pulezidenti Museveni mu buyinza wakati mukunyigiriza Bannayuganda abayisibwa ng’ekyokuttale.
Kyagulanyi yasabye Abazungu okukomya okuteetera ne ne Pulezidenti Museveni bwebaba baagala okutaasa Bannayuganda abali mukuddaagira okwaboobwe.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply