Poliisi evuddeyo netegeeza nga bwewabaddewo bakyala kimpadde abalumbye Uganda Police Force e Kyabadaaza mu Disitulikiti y’e Butambala nebalumba abasirikale ababadde ku mulimu. Wakati mukuwanyisiganya amasasi kyayambye abakwate 2 abakwatiddwa ku misango gyokubba ente okutoloka ne bano ababadde balumbye. Mpaawo musirikale afudde wabula balumiziddwa nemundu nezibbibwa era ne offiisi ku Poliisi ezimu nezookebwa.
Abazigu bateekedde Poliisi y’e Kyabadaaza omuliro
Share.