
Essomero eryalumbiddwa e Kasese lyazimbibwa Munnansi wa Canada – Minisita Janet
17 — 06
Abafiiridde mu bulumbaganyi e Kasese kati baweze 50
19 — 06Minisita avunaanyizibwa ku byenjigiriza n’ebyemizannyo Janet Kataaha Museveni;”Waliwo ebigambibwa nti kirabika nti ekibinja kiri ekyali kyagala okwediza essomero kyandiba nga kyekyabadde emabega wobulumbaganyi buno. Wabula katulinde abebyokwerinda bamalirize okunoonyereza kwabwe.
Ndi mu mativu nti abantu bano abomwoyo omubi bajja kunoonyezebwa era bakwatibwe. Bano bajja kusasulira kyebaakoze.”
Webale Kuwuliriza Radio Simba. Tosubwa NAMUDOMOLA! November nga 12