Abayizi abakwatiddwa Poliisi olwokwekalakaasa basimbiddwa mu Kkooti

Abayizi ba Makerere University ne Kyambogo University 15 abakwatiddwa Uganda Police Force olunaku lw’eggulo nga balaga obutali bumativu bwabwe olwobutabaawo kikolebwa ku miwendo gy’ebintu egyekanamye olunaku olwaleero basimbiddwa mu maaso g’omulamuzi nebavunaanibwa.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply