Abayisiraamu basadde Eid – al Adha

Abayisiraamu okwetoloola ensi yonna olwaleero basadde Eid Aduha olunaku olujaguzibwa bulu mwaka olwokujjukirwako empisa ey’okusaddaaka ebisolo eri katonda .

Wano mu ggwanga lyattu Yuganda okusaala kubadde mu bifo eby’enjawulo okwetoloola eggwanga lyonna ku mizikiti ne mu bibangiriza abaddu ba Allah mwekungaanidde okukuza olunaku luno.

Ku Muziloti e Kampala mukadde okusaala kukulembeddwamu Mufti wa Yuganda Sheikh Ramadhan Mubajje asinzidde muno n’asaba abayisiraamu okunywerera ku ddiini yaabwe ate n’okusala ebisolo leero batuukirize ennono eno wanu n’okuwa abo abatalina.

Kimannyiddwa nti ku Eid eno, ebisolo ebisalibwa olw’okusaddaaka mulimu ; Ente, Embuzi, Endiga, Engamiya eranga nga ennyama eteekebwa mu miteeko esatu: ogwa abaawaka, abatalina ate n’emikwano.                Muyogeeyoge!!

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu  Njeru municipality, mu Disitulikiti y'e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu Njeru municipality, mu Disitulikiti y`e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.
...

34 2 instagram icon
Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire.

Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire. ...

5 0 instagram icon
N'omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw'ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!?

N`omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw`ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!? ...

4 0 instagram icon