Abawagizi ba Bobi Wine bezoobye ne Poliisi ku Northern Bypass

Abawagizi ba Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine ababadde bamulindiridde wabweru wa Masengere bwabadde agenze ku BBS Terefayina. Bano bawuliddwa nga bayimbira waggula nti; “Ffe twagala Bobi si Muhoozi.” Abawagazi ba Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine bazanyisizza abasirikale ba Uganda Police Force jangu okwekule ku luguudo lwa Northern Bypass bwabadde ava ku BBS ngayagala okudda ku offiisi za NUP e Kamwokya.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply