Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 483 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Abavunaanibwa okutta AIGP Kaweesi banditeebwa olwaleero

February 26, 2021 · Mubiru Ali
Abantu 8 abavunaanibwa omusango gw’okutta AIGP Andrew Felix Kaweesi nga batuuka Kkooti International Crimes Division eya Kkooti Enkulu bano basuubirwa okuteebwa oluvannyuma lw’omuwaabi wa Gavumenti okubajjako emisango. Omu ku basibe Abdul Shakul Musoke alabiddwako nga atambula awonyera.
Kinnajukirwa nti abantu abasoba mu 100 abaali basubirwa okutta eyali omwogezi wa Poliisi mu 2017 bebakwatibwa.
Munnamateeka Turyamusiima agamba nti Musoke awonyera lwakuba nga yakubwa nga ali mu Kkomera e Luzira oluvannyuma lwokwekumamu ogutaaka olwobutatwalibwa mu Kkooti wamu n’obutaweebwa mmere.