Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,363 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Abasirikale ba Poliisi 49 bawumuziddwa

November 6, 2021 · Mubiru Ali
Abasirikale ba Uganda Police Force 49 abali ku maddaala agawaggulu olunaku lw’eggulo bawumuziddwa mubutongole okuva mu Poliisi. Abasirikale abawumuziddwa bali ku maddaala ga Poliisi okuli; Assistant Inspector General of Police_AIGP Senior Commissioner of Police- SCP, Commissioner of Police, Assistant Commissioner of Police, Senior supeletendant of police n’amalala.
Abamu ku bakulu abayimiriziddwa mwemuli abo abawezezza emyaka 60, ate abalala endagaano zaabwe Pulezidenti Museveni teyazizza buggya.
Bano kuliko eyali; Traffic Director Dr Steven Kasiima, former Interpol Director Hajji Moses Balimwoyo, former Logistics and Engineering Director Godfrey Bangirana, former General Duties Director Ahmed Wafuba, former Director Forensic Services Samuel Ezati, former Welfare and Production Director Lemmy Twinomugisha ne former Director Peace support operations Grace Turyagumanawe.
Abalala kuliko; former Operations Director Asuman Mugenyi, former Interpol Director Fred Yiga, former Director Crime Intelligence Godfrey Kyombe, former acting Director for Human Resource Development Felix Ndyomugyenyi neformer Outreach Services ku Interpol headquarters Elizabeth Kuteesa.
Poliisi egamba nti omuntu yenna atuuka ku ddaala lya Assistant Inspector General of Police atandika okukolera ku ndagaano ne Poliisi ngezibbwa buggya oluvannyuma lw’emyaka 2 oba 3.