Abantu batabukidde Muky. Ssebuggwawo nti teyalonda Amuriat

ABANTU BATABUKIDDE MUKY. JOYCE SSEBUGGWAWO: https://youtu.be/knEoNKlIhns
Abantu ab’enjawulo ku Social Media bavuddeyo nebanenya Muky. Nabbosa Ssebuggwawo Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC eyalondeddwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku kifo ky’Omubeezi wa Minisita owa ICT nga bagamba nti bulijjo oludda oluvuganya aluliira muli nebafulumya n’ekifaananyi nti bweyali alonda mbu teyalonda eyali akwatidde ekibiina kye bendera Patrick Oboi Amuriat nga basinzidde ku ngeri gyeyakwatamu akakonge.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply