Abantu abalala 4 bazuuliddwa nti balina COVID-19

Minisitule y’Ebyobulamu yavuddeyo nerangirira nga abantu abalala 4 bwebazuuliddwa n’, ekirwadde kya #COVID-19 okuva mu samples 1478 eza Baddereeva abakebereddwa. Kati omuwendo gwabakakwatibwa ekirwadde kya #COVID19UG bali 126.
2 ku bano Bannayuganda, 1Munnakenya eyayingira Yuganda nga ayita Ekegu n’omulala Munnansi wa Tanzania nga yayita Mutukula.
Samples 233 okuva Mubantu zonna zaabadde Negative.

STAYSAFEUG #StayHome

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply