Abantu 8 bakwatiddwa mu Mulimira Zone

Abantu 8 bebakwatiddwa ekiro kyajjo okuva e Kamwokya mu kikwekweto ekyakoleddwa Abasirikale okuva ku Poliisi ya Kira Road wamu n’abo mu Mulimira Zone.Ekikwekweto kyakulembeddwamu Command Mustafa Mulalira, Officer in Charge of Operations Kira road police station n’owebyokwerinda okuva mu Mulimira zone Muhammad Kabugo. Abakwatiddwa bagiddwa mu mabbaala, Saloon ne Lodge mu Mulimira ne Kachampale.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply