Abantu 35 abalumizibwa mu bbomu basiibuddwa

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti abantu 35 abalumizibwa mu bbomu ezatulisibwa ku CPS ne Parliamentary Avenue mu Kampala basiibuddwa okuva mu Ddwaliro e Mulago nga bbo abasirikale ba Poliisi 2 bakyaliyo nga bakyafuna obujanjabi.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply