Abakwatibwa olwokwekalakaasa olw’amabaati agabbibwa basindikiddwa ku alimanda

Abantu 8 abakwatibwa ku lwokubiri nga bekalakaasa okulaga obutali bumativu bwabwe ku kubbibwa kw’amabaati agaali agabayinike e Karamoja bavunaaniddwa emisango 2 okuli; ogokukuba OC wa Uganda Police Force Post ya Mini Price ASP Flavia Musimenta, wamu n’okukuba olukungaana olutali mu mateeka. Basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira okutuusa nga 12-April.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply