Abagenda ebweru okukola bagenda kusooka kubakebera oba nga bakyalina ebitundu byabwe byonna ebyomubiri

Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga evuddeyo netegeeza nga okukebera abantu bonna abagenda okukola ebweru w’Eggwanga bwebagenda okusooka okubakebera oba nga bakyalina ebitundu byabwe byonna ebyomubiri nga tebanalinnya nnyonyi kugenda. Minisitule egamba nti kkampuni zino zirina okusasulira okukebera kuno.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply