Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 309 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Ababba ambulance bali balowooza Gavumenti egenda kukyuuka

December 7, 2021 · Mubiru Ali
Abagambibwa okubba emotoka agafemulago ey’eddwaliro ly’e Arua okusinziira ku URN abakwatiddwa kuliko; Dr Dennis Ocatre, Head, Dental Health Department, nabakozi abalala okuva mu Department yemu okuli Alex ne Philliam. Abalala ye Mukuumi wamu ne Ddereeva w’emotoka eno.
Nasucha agamba nti bakoze okunooyereza okumala nga tebanakwata bano abataano abakirizza omusango.
Okusinziira ku URN egamba nti bano bakirizza okubba emotoka eno nebategeeza nti ekyabakozesa kino babagamba nti Gavumenti yali egenda kukyuuka mu May ng’okulonda kuwedde nebasalawo okwefunira ensimbi ezamangu ezinabasobozesa okubeera mu buwanganguse.
Courtesy Photo: