Ababaka kyaddaaki bakiriziddwa okulaba ku mubiri gwa Oulanyah

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Ababaka ba Palamenti wamu n’aba Famire ya Jacob Oulanyah bafunyeeyo akaseera okukuba eriiso evvanyuma ku muntu waabwe ku kisaawe e Kololo, olwo oluvannyuma omubiri negutwalibwa e Kyambogo weguteereddwa mu nnyonyi ekika kya namunkanga ey’eggye lya UPDF egututte mu Disitulikiti y’e Omoro. #RIPOulanyah

Share.

Leave A Reply