ABABAKA BA PALAMENTI BAAGALA ABAKWATIBWA OLW’EBYOBUFUZI BATEEBWE

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku ddembe ly’obuntu kakyalidde ekkomera ly’e Kitalya okukola okunoonyereza ku bigambibwa nti waliwo okulinyirira eddembe ly’obuntu ku basibe abakwatibwa mu biseera byokulonda.
Ababaka basabye abasibe abakwatibwa olw’ebyobufuzi bateebwe okusobola okukendeeza ku bantu abali mu kkomera lino.
Share.

Leave A Reply