Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Oluvannyuma lwokukunyizibwa kumpi olunaku lulamba ku Uganda Police Force e Masaka, Ababaka baffe okuli; Hon. Ssegiriinya Muhammad ne Hon. Allan Ssewanyana bateereddwa ku kakalu ka Poliisi nga bakuddayo enkya mu ttuntu. Tukiriza nti omuntu taba namusango okutuusa nga gumusinze.”
Ababaka ba NUP ekyeggulo bakiridde wa LOP
Share.