Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
Ababaka ba NUP bagenze Kigo kukyalira banaabwe
October 1, 2021 · Mubiru Ali
Ababaka okuva mu Kibiina kya National Unity Platform bakedde mu katale e Kansanga okugula ebintu byebagenda okutwalira Babaka banaabwe abali mu Kkomera e Kigo okuli Allan Ssewanyana ne Muhammad Ssegiriinya aka Mr Updates.