Abaagala okutabangula Yuganda bubakeeredde – Pulezidenti Museveni

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni kubulumbaganyi ku Uganda Police Force agamba nti obumu bumenyi bwamateeka okugeza nga obulumbaganyi ku nkambi y’amaggye eya Gadafi agamba nti yali musirikale ayagala okubba. Bwo obulumbaganyi ku Gen. Katumba Wamala ne Poliisi bwabibinja ebirina akalandira nabamu abali e South Africa. Pulezidenti agamba nti tosobola kuzza musango mu Yuganda nogenda otyo. Buli bwewabeerawo obumenyi bwamateeka wabeerawo obuufu kwebasobola okulondolera.

Share.

Leave A Reply