Aba SFC bayiriddwa ku Spennah Beach Entebe

Abasirikale ba Special Forces Command (SFC) bayiiriddwa ku Spennah Beach, Entebe oluvannyuma lwobutakkaanya okubalakawo wakati wa nnannyini ttaka lino noyo gweyapangisaawo okulikulaakulanya.
Kigambibwa nti nannyini ttaka aagambibwa okuga nti ye Steven Kabuye yafunye obutakkaanya ne John Asiimwe gweyali yapangisa ettaka lino eyateekawo Spennah Beach namulagira okwamuka ettka lye.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply