Aba Opposition mugudde luno kati mwogera ku nze – Gen. Muhoozi

Omuduumizi w’Eggye lya UPDF eryokuttaka Lt. Gen. Muhoozi Kainerugaba avuddeyo; “Bannabyabufuzi abamu ku ludda oluvuganya Gavumenti nga n’abamu baali besimbyeewo ku bwa Pulezidenti bagudde nnyo kati baanukula byempandiika ku Twitter! Ogwo gwe mulimu gwabwe. Balowooza bwebabuukira etokota etakyasubula kulemesebwa eya Bannayuganda Abavubuka bajja kufuuka bamugaso? Ebyafaayo biri tulamula!

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply