Aba Opposition mbesobolera – Pulezidenti Museveni

Omukulembeze w’Eggwanga Gen. Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nasekerera ab’oludda oluvuganya Gavumenti abamuwakanya nategeeza nti bano bonna tekuli ayinza kumulema kuwangula mu kalulu kuba tebalinaayo nsonga yonna yamaanyi gyeboogerako eyinza kumalawo bizibu biruma Bannayuganda kuba nebyebavuganya yadde okuwakanya tebabimanyi.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply