Aba NRM muyise byemwagala naye mukole yo nakazinga akammwe – LOP

Akulira oludda oluwabula Gavumenti era Omumyuuka w’omukulembeze wa National Unity Platform owamassekatti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Tetugenda kuyimirira mu Parliament of Uganda kwegayirira bannaffe aba National Resistance Movement – NRM nti muve mu buzibe! Tetugenda kubeegayirira nti abange, muzuukuke eggwanga mulisuula mu ntata. Oba muyisa ekiteeso ekijjawo bail; mukiyise bwemumala mukoleyo akazinga akammwe kwemunaabera.”

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply