Aba NRM mulekerawo okutumaliranga obudde – Munnamateeka Lukwago

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Bannamateeka b’Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Mityana Munnakibiina kya National Unity Platform Joyce Baagala nga bakulembeddwamu Ssaalongo Erias Lukwago bagamba nti sibasanyufu ne Bannakibiina kya National Resistance Movementi – NRM ku ngeri gyebakozesaamu ensimbi empitirivu okugulirira abalonzi nga ate bwebawangulwa nga batandika okwekwasa bebabadde bavuganya nabo n’okubamalira obudde mu Kkooti nti bagulirira abalonzi.

Share.

Leave A Reply