Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya NUP Hon. Mathais Mpuuga Nsamba; “Ba agenti baffe abalala basaliddwa abatamanyangamba ababadde babagalidde emigemerawala nga tebambabadde yunifoomu nebabateeka mu Drone nnamba UBL 123G ne babuzaawo.
N’omubaka Kalwanga naye akasukiddwa mu Drone nga bamuggya mu mikono gya Poliisi ku Lalogi Police Station nebatwalibwa etanategeerekeka.”
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.