5 balumiziddwa mu muliro ogukutte etterekero ly’amafuta erya Vivo Energy

Abantu 5 bebalumiziddwa mu muliro ogukutte etterekero ly’amafuta erya Vivo Energy Uganda ku 7th Street mu Industrial Area olweggulo lwaleero. Abalumiziddwa baddusiddwa mu Ddwaliro lya International Hospital Kampala okufuna obujanjabi. Omuliro gusobodde okuzikizibwa team ya Vivo Energy wamu n’ekitongole kya Uganda Police Force ekizikiriza omuliro.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply