Ebya S.4 bifulumye, abayizi baddiriddemu

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’ebigezo mu ggwanga ekya Uganda National Examinations Board enkya ya leero kifulumizza ebyava mu bigezo bya Ssiniya eyookuna ebya 2016 era nga omukolo guno gukuliddwamu Minisita  Janet Kataha Museveni  nga omukolo guno guyindidde ku yafeesi ya Ssaabaminisita mu Kampala.

 Ssentebe w’olukiiko olufuga ekitongole kino, Kakensa Mary Okakwol agamba nti ku luno abayizi baddiriddemu bwogeraageranya ku b’omwaka ogwa 2015.

 Okwakola agamba nti okutwaliza awamu abayizi abalenze bakize ku bawala okuggyako mu Lungereza abawala mwebasingidde abalenzi. Ayongerao nti ebigezo bya bayizi 1893 biboyeddwa nga bateeberezebwa okuba nga benyigira mu kubba ebigezo.

Ye Ssaabawandiisi w’ekitongole kino, Daniel Odongo agamba nti baafunye okusaba okuva mu bakulira amasomero okusigaza ebigezo by’abayizi abataamalayo ssente.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Live Now 🤟🔥🔥97.3 Tubuuza Busolosolo Ki Bwomanyi Kuba #BaPhamacry Abatunda Eddagala Eyo
#12blutikebusulatujjatujja
#1junenimrodbeachluweero
#radiosimba973

Live Now 🤟🔥🔥97.3 Tubuuza Busolosolo Ki Bwomanyi Kuba #BaPhamacry Abatunda Eddagala Eyo
#12blutikebusulatujjatujja
#1junenimrodbeachluweero
#radiosimba973
...

4 0 instagram icon
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bweyabadde ayogerako eri abasuubuzi ku nsonga ya EFRIS; "Nina emyaka 80 natera okugenda mu ggulu. Mwe mukyali bato era mukyalina emyaka mingi ku nsi.  Mwemujja okubonaabona singa tetuteerateekera bulungi Ggwanga lino okubasobozesa okulibeeramu."

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bweyabadde ayogerako eri abasuubuzi ku nsonga ya EFRIS; "Nina emyaka 80 natera okugenda mu ggulu. Mwe mukyali bato era mukyalina emyaka mingi ku nsi. Mwemujja okubonaabona singa tetuteerateekera bulungi Ggwanga lino okubasobozesa okulibeeramu." ...

18 2 instagram icon
Naye Tumbeetu!?

Naye Tumbeetu!? ...

61 1 instagram icon
Mubiru Ayub nga yali musomesa wa Luzungu ku ssomero lya Educare Junior School e Wakaliga asingisiddwa omusango  gwokukozesa obubi omuntimbago ngaweereza obubaka obuvvoola omukulu w'essomero eryo Mahadi Kayondo nti yali ayesa empiki n'abasomesa be abakyala. 
Ono asingisidwa omusango gw'osasanya amawulire agobukyayi era omulamuzi wa kooti eya Mwanga II Adams Byarugaba namulagira okusasula engagisi ya bukadde 4 mu emitwalo 60 oba okusibwa munkomyo omwaka mulamba. 
Omulamuzi ategeezeza nti ekibonerezo kino kyakuyamba omusomesa okwekuba mu mutima wamu nokukugira abantu abalala abakozesa emitimbagano obubi.
Bya Christina Nabatanzi

Mubiru Ayub nga yali musomesa wa Luzungu ku ssomero lya Educare Junior School e Wakaliga asingisiddwa omusango gwokukozesa obubi omuntimbago ngaweereza obubaka obuvvoola omukulu w`essomero eryo Mahadi Kayondo nti yali ayesa empiki n`abasomesa be abakyala.
Ono asingisidwa omusango gw`osasanya amawulire agobukyayi era omulamuzi wa kooti eya Mwanga II Adams Byarugaba namulagira okusasula engagisi ya bukadde 4 mu emitwalo 60 oba okusibwa munkomyo omwaka mulamba.
Omulamuzi ategeezeza nti ekibonerezo kino kyakuyamba omusomesa okwekuba mu mutima wamu nokukugira abantu abalala abakozesa emitimbagano obubi.
Bya Christina Nabatanzi
...

14 0 instagram icon
Tubuuza Wamma Busolosolo Ki Bwomanyi Ku bakozi Be #Nguudo Eyo Live Kusimba 97.3🤟🤟🤟Wegatte Ku Sureman Ssegawa Endongo Evuge 
#12mayblutkbusulatujjatujja
#1junenimrodbeachluweero
#RadioSimba973

Tubuuza Wamma Busolosolo Ki Bwomanyi Ku bakozi Be #Nguudo Eyo Live Kusimba 97.3🤟🤟🤟Wegatte Ku Sureman Ssegawa Endongo Evuge
#12mayblutkbusulatujjatujja
#1junenimrodbeachluweero
#RadioSimba973
...

2 0 instagram icon
Kkooti Enkulu ewozesa bakkalintalo eya International Crimes Division- ICD mu Kamapala egaanyi okuddiza Omusinga wa Rwenzururu  Irema-Ngoma I Charles Wesley Mumbere, emmundu ye ekika kya basitoola wamu namasasi 30. Bya Christina Nabatanzi

Kkooti Enkulu ewozesa bakkalintalo eya International Crimes Division- ICD mu Kamapala egaanyi okuddiza Omusinga wa Rwenzururu Irema-Ngoma I Charles Wesley Mumbere, emmundu ye ekika kya basitoola wamu namasasi 30. Bya Christina Nabatanzi ...

22 0 instagram icon