Tetujja kugenda ku Poliisi, Nabbanja ajje wano e Kiteezi – Batuuze
Abatuuze e Kiteezi bavudde mu mbeera nga bawakanya ekiragiro kyokugenda okusisinkana
Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister ku Kiteezi Police Station okwogerako gyebali. Bano bagamba nti Poliisi eri kiromita 5 okuva awagudde enjega nga tebalina na ssente zantambula zibaatuusa ku Poliisi.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.