Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 265 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Mukole enguudo Bannamityana babawa omusolo mungi – Babaka

February 3, 2024 · Mubiru Ali

Abamu ku Babaka ba Palamenti abakiikirira Disitulikiti y’e Mityana nga Bannakibiina kya National Unity Platform okuli; Omubaka Omukyala owa Disitulikiti Hon. Hon. Joyce Bagala Ntwatwa, MP Zaake Francis Butebi – Mityana Municipality ne Hon. Kalwanga David Lukyamuzi owa Busujju County olunaku lw’eggulo balambudde enguudo mu Disitulikiti eno okulaba embeera mweziri bwebatyo nebavaayo nebategeeza nga bwebatagenda kuzingira mikono mabega bwewatabeewo kikolebwa kutereeza nguudo zino bagenda kukunga abatuuze okuwakanya emisolo emingi egibagibwako wabula nga tewali kikolebwa. Bano baganha nti bakugenda mu maaso n’okuteeka ku nninga ekitongole ekivunaanyizibwa ku byenguudo ku Disitulikiti okulaba nti kikola enguudo zino mu budde kuba Bannamityana betaaga ekisingiko