Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 306 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Tag: news

Munnansi wa China akwatiddwa lwakutunda bintu by’amaggye

Omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi mu ttunduttundu lya Kampala Metropolitan North bweyakola…

Twetonda olw’ekikolwa ekyakoleddwa mu Ekereziya – Rev. Fr. Edward Muwanga

Rev Fr Edward Muwanga, Parish Priest wa St. Charles Lwanga Catholic Parish Ntinda avuddeyo neyetondera Bannayuganda kwekyo ekyaliwo…

UPDF ne Poliisi eteguludde bbomu 4 enkolerere

Abebyokwerinda abawanvu nabampi bayiiriddwa e Kwata-Komamboga mu Kawempe Division, mu Kampala enkya yaleero oluvannyuma lwokukitegeerako nti wabaddeyo bboumu…

Buli eyatawala amabaati avunaanibwe – Pulezidenti Museveni

Nga 17-March-2023 Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Omuntu bwaba yabba amabaati agaali aga ba Karahuma nagawa abantu oba amasinzizo…

Tetusobola kunyigiriza bantu mu misolo buli kadde – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Anita Among; “Tetukigenderera kulumya Bannayuganda naddala bwekituuka ku musolo. Tulina abantu bangi abatutunuulidde era bwotandika…

Buli kyemulowooza nti kyange e Bungereza mutwale – Sipiika Among

Sipiika Anita Among avuddeyo ku kkoligo eyamuteekeddwako Gavumenti ya Bungereza; “Nawulidde nti nina ebyobugagga bingi nnyo e Bungereza…

Poliisi y’ebidduka ekutte emotoka 93 mu Kampala

Omwogezi wa Poliisi y’ebidduka SP kananura Michael yavuddeyo nategeeza; “Ekitongole kya Poliisi y’ebidduka kyakutte emotoka 93 olunaku lweggulo…

Omuntu alumiziddwa mu kabenje akagudde ku Kabakanjagala

Akabenje kagudde ku nkulungo ya Kabaka ku luguudo lwa Kabakanjagala motoka nnamba UAT 286J bweremeredde omugoba waayo nesaabala…

Burora akoze ekibiina ekikye ekya NRM-IR

Eyali RCC wa Lubaga eyawumuzzibwa Herbert Anderson Burora avuddeyo nalangirira ekibiina ekipya kyatuumye National Resistance Movement in Resistance…