Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 153 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Burora akoze ekibiina ekikye ekya NRM-IR

May 2, 2024 · Mubiru Ali

Eyali RCC wa Lubaga eyawumuzzibwa Herbert Anderson Burora avuddeyo nalangirira ekibiina ekipya kyatuumye National Resistance Movement in Resistance ( NRM-IR) nategeeza nti kino kiwayi ekikutuse ku kibiina ekiri mu buyinza ekya National Resistance Movement – NRM okulwanyisa obuli bw’enguzi obuli mu Gavumenti ya NRM kuba ebadde mu buyinza kumpi emyaka 40 wansi w’obukulembeze bwa Yoweri Kaguta Museveni.