Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 178 listening Simba FM Live
News

Omuntu alumiziddwa mu kabenje akagudde ku Kabakanjagala

May 2, 2024 · Mubiru Ali
Akabenje kagudde ku nkulungo ya Kabaka ku luguudo lwa Kabakanjagala motoka nnamba UAT 286J bweremeredde omugoba waayo nesaabala endala bbiri ne booda booda, omusaabaze abadde ku booda booda nemumenya okugulu.
Ono addusiddwa mu ddwaliro okufuna obujjanjabi obusingawo nga ye omugoba w’emotoka adduse.