Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 274 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Tag: news

Munnayuganda alemedde mu bwavu wakusibwa – PM Nabbanja

Ssaabaminisita Robinah Nabbanja avuddeyo nategeeza nti agenda kukozesa ekifo kye mu Gavumenti okulaba nti bakuba Bannayuganda bonna abakyali…

Lwaki muzimba obutale ku ssente z’abakyala ezokwekulaakulanya – Hon. Opendi

Akakiiko ka Palamenti aka Public Accounts Committee akakulemberwa Hon. Muwanga Kivumbi kasisinkanye abakungu okuva mu Minisitule y’ekikula ky’abantu…

Ezibadde ezokugula Ambulance 80 baziwadde Rock – Hon. Ayume

Eyali Ssentebe w’Akakiiko aka Palamenti akavunaanyizibwa ku byobulamu Omubaka Charles Ayume akiikirira Koboko Municipality avuddeyo neyewuunya engeri Gavumenti…

Burora atwaliddwa mu Kkooti lwakulebula Sipiika Among

Eyali RCC wa Rubaga Burora Herbert Anderson asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road olwaleero era…

Oluguudo lwa Kira-Kasangati-Matugga nga bwerunafaanana

Omwogezi w’ekitongole ekivunaanyizibwa ku nguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority – UNRA Allan Ssempebwa avuddeyo nagumya…

Abataka boolekedde Namibia okulaba ku Kabaka

Abataka ba Buganda nga bakulembeddwamu Kyaddondo Kasirye Mbugeeramula (Nvuma), Mawesano Deus Kyeyune (ŋŋaali), Sheba Kakande (Ngeye), Erias Lwasi…

Siteegi egudde ku mukolo gwa PLU e Hoima

Abantu abawerako basimattuse okukubwa siteegi kwebabadde bwegudde ku mukolo gwa Patriotic League of Uganda ogwategekeddwa okuyozayoza mutabani w’omukulembeze…

Pulezidenti Museveni yeyambisa bukambwe bwa Bannayuganda – Hon. Ssemujju

Omubaka Ibrahim Ssemujju Nganda akiikirira Kira Municipality nga ye Minisita ow’ekisiikirize avunaanyizibwa ku byenfuna; “Bwetwali tusoma alipoota yaffe…

Ssente z’akasiimo naziwa bibiina byabakyala – Omubaka Mbabazi

Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Rubanda Prossy Mbabazi avuddeyo nakiriza okufuna ensimbi z’akasiimo wabula nategeeza nti ensimbi zino…