Breaking
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 131 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM
News

Siteegi egudde ku mukolo gwa PLU e Hoima

June 29, 2024 · Mubiru Ali

Abantu abawerako basimattuse okukubwa siteegi kwebabadde bwegudde ku mukolo gwa Patriotic League of Uganda ogwategekeddwa okuyozayoza mutabani w’omukulembeze w’Eggwanga Gen. Muhoozi Kainerugaba olwokulondebwa ku buduumizi bw’eggye lya Uganda.
Omusirikale wa Poliisi omu (VIP Protection) yalumiziddwa. Omukolo gubadde mu Kibuga Hoima, wabula omukulembeze wa PLU Gen. Muhoozi tabaddeewo.
Wabula kino tekirobedde mukolo kugenda mu maaso.