Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 268 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Pulezidenti Museveni yeyambisa bukambwe bwa Bannayuganda – Hon. Ssemujju

June 29, 2024 · Mubiru Ali

Omubaka Ibrahim Ssemujju Nganda akiikirira Kira Municipality nga ye Minisita ow’ekisiikirize avunaanyizibwa ku byenfuna; “Bwetwali tusoma alipoota yaffe eyabatono ku mbalirira y’eggwanga, nakinogaanya nti enkola eyayitibwamu okukola embalirira eno tebangawo mu byafaayo bya Uganda. Nga Palamenti tetwagoberera byalambikibwa mu tteeka lya Public Finance Management Act. Mw. Yoweri Kaguta Museveni kati akozesa obukambwe Bannayuganda bwebalina ku Palamenti ku byekuusa ku buli bwenguzi okuyisaawo ebibye. Ani alina obuyinza ku mbalirira? Ababaka Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM balina okuyiga okuwa amateeka ekitiibwa.”