Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 265 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Burora atwaliddwa mu Kkooti lwakulebula Sipiika Among

July 3, 2024 · Mubiru Ali

Eyali RCC wa Rubaga Burora Herbert Anderson asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road olwaleero era ngavunaanibwa emisango okuli okusaasanya amawulire agobulimba wamu n’ettima bweyawandiika ku Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among wakati w’omwezi gwa March ne June 2024 mweyali ayogerera ku buli bw’enguzi wamu n’obubbi bwe ssente bweyagamba nti bufumbekedde mu Palamenti ya Uganda.