BREAKING NEWS
East News: Mbarara High School OBs Petition Education Ministry Over Declining Standards East News: How Former Kilak North Parliamentary Aspirant Defrauded Restaurant Owner of Shs17M MBU: Marriage took a toll on Rema’s music career, says Abdul Mulaasi MBU: Viboyo Oweyo reveals how ‘Mr. DJ’ verse bought him first car Daily Monitor: We should have been attending Hope's wedding not her funeral Daily Monitor:  Let’s re-imagine Africa’s architecture of lasting peace

97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Ezibadde ezokugula Ambulance 80 baziwadde Rock – Hon. Ayume

Eyali Ssentebe w’Akakiiko aka Palamenti akavunaanyizibwa ku byobulamu Omubaka Charles Ayume akiikirira Koboko Municipality avuddeyo neyewuunya engeri Gavumenti gyeyakoze okusalawo neggya ensimbi obuwumbi 300 mu mbalirira y’ebyensimbi eyomwkaa 2024/25 ezaali ezokugula emotoka agafemulago ziyambeko mu kutambuza abalwadde nesalawo ziweebwa kkampuni eyobwannanyini enzimbi eya Roko Construction Company eri mu kattu k’ebyensimbi.
Ayume avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X nategeeza nti zino zaalina kugula emotoka agafemulago 80 nga okusalawo okuggya ensimbi obuwumbi 750 okuva mu mbalirira y’Eggwanga gyezaali ziteekeddwa ku bintu ebyenjawulo kitwaliddemu ne Minisitule y’Ebyobulamu.

Leave a Reply