Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 819 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
Archive

Tag: news

PS Geraldine Ssali asindikiddwa mu Kkooti Enkulu

Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi okuva mu State House aka Anti Corruption Unit – State House Uganda nga kakolera…

Gavumenti yakwetaaga abakozi abasoba mu 3000 UMEME bwenagenda

Paul Mwesigwa, Managing Director wa Uganda Electricity Distribution Company Limited (UEDCLTD) avuddeyo nategeeza nti Gavumenti erina okufuna abakozi…

Poliisi evuddeyo ku katambi ka Eso corner

Omumyuuka w’omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo ku katamba akatambuzibwa ku Social Media nga kalaga obubbi…

Poliisi ekutte Omubaka Ssemujju

Abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Uganda Police Force bawaliriziddwa okukozesa omukka ogubalagala okugumbulula abatuuze be Kasokoso ababadde bazze okuwuliriza abakulembeze…

Ababaka temugeza nemuyisa ssente z’oluguudo lw’e Lusalira

Parliamentary Budgeting Office evuddeyo nerabula Ababaka kukuyisa ssente obuwumbi 508.44 ezigenda okwewolebwa Gavumenti okuzimba oluguudo oluwezaako kiromita 97…

Aba NUP olwaleero batalaaze Bushenyi

Olunaku olwaleero Abakulembeze ba National Unity Platform – NUP nga bakulembeddwamu Pulezidenti w’Ekibiina Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi…

Uganda yakusasula obuwumbi 199 ku 247 ngomutango ku bikolobero ebyakolebwa e DRC

Omuwandiisi omukulu mu Minisitule y’Ebyensimbi Ramadhan Ggoobi olunaku olwaleero asomye ekitundu ky’embalirira ekisooka ekyomwaka gwebyensimbi 2024/25 nga mu…

Aba National Council for Sports baweereddwa buwumbi ku nteekateeka za AFCON

Omuwandiisi omukulu mu Mnisitule y’Ebyenfuna Ramthan Ggoobi avuddeyo olunaku olwaleero nafulumya ensaasaanya y’ensimbi ezayiyisibwa mu mbalirira y’omwaka gwebeynfuna…

Poliisi eyise bannanyini piki piki ezakwatibwa okuzikima

Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku bidduka SP kananura Michael yavuddeyo nategeeza nga bwewaliwo booda booda…