Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 295 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Ababaka temugeza nemuyisa ssente z’oluguudo lw’e Lusalira

July 17, 2024 · Mubiru Ali
Parliamentary Budgeting Office evuddeyo nerabula Ababaka kukuyisa ssente obuwumbi 508.44 ezigenda okwewolebwa Gavumenti okuzimba oluguudo oluwezaako kiromita 97 olwa Lusalira-Nkonge-Lumegere-Ssembabule olwensonga nti obukwakulizo obwateereddwa ku ssente zino aba Citi Bank gyezigenda okwewolebwa okuli okusasula amagoba gabuwumbi 300.
Ssente zino ezokwewolebwa, singa Uganda ezifuna mu mbeera mweri yandifundikira nga esasudde obuwumbi 808.3.